Podchaser Logo
Home
Ddipo Naziggala: Ettamiiro n’Okulivvunuuka mu Kampala

China Scherz, George Mpanga, and Sarah Namirembe

Ddipo Naziggala: Ettamiiro n’Okulivvunuuka mu Kampala

A weekly Society, Culture and Personal Journals podcast
Good podcast? Give it some love!
Ddipo Naziggala: Ettamiiro n’Okulivvunuuka mu Kampala

China Scherz, George Mpanga, and Sarah Namirembe

Ddipo Naziggala: Ettamiiro n’Okulivvunuuka mu Kampala

About
Ddipo Naziggala: Ettamiiro n’Okulivvunuuka mu Kampala

China Scherz, George Mpanga, and Sarah Namirembe

Ddipo Naziggala: Ettamiiro n’Okulivvunuuka mu Kampala

A weekly Society, Culture and Personal Journals podcast
Good podcast? Give it some love!
Rate Podcast

Ddipo Naziggala: Ettamiiro n’okulivvunuuka mu Kampala bwe butambi obukwata ku ttamiiro n'engeri z'olivunuukamu mu Kampala Uganda. Emboozi zino zakunganyizibwa okumala emyaka ena ng’abononyereza banoonya engeri bannayuganda ababeera mu nkingizzi za Kampala gyebakolamu okuva ku mwenge n’ebizibu ebiguvaamu.

Newankubadde kigambibwa nti ebitundu nga 58 ku buli kikumi be baviira ddala ku mwenge, alipoota ya WHO eraga nti abanywa omwenge banywa mungi ddala, nga buli muntu anyway liita z’omwenge 23.7 buli mwaka. Bw’ogeregeranya, alipoota ya WHO ey’omwaka 2014 eraga nti mu America omuntu omu anywa liita z’omwenge 13.3 ate mu Russia omuntu anywa liita z’omwenge 22.3 [World Health Organization 2014]

Okumala emyaka egyo ena [2015-2019] twayagala okuzuula ku nnywa y’omwenge era n’engeri abantu gye bagezaako okuwonamu ennywa y’omwenge embi. Ekyo twakikolanga nga twogera n’abantu mu ma bbaala ne mu bifo gyebagendanga okusobola okuwona okunywa omwenge. Abantu abamu baagendanga mu malwaliro agajanjaba ab’ebitamiiza era n’okwetaba mu guluupu z’ababikozesa [Alcoholics Anonymous]. Ku lwensonga nti enzijanjaba eriwo mu Uganda mpya ate ya kizungu, abantu abamu bo baanoonya okuwona nga bakozesa eby’ekinnansi. Baagenda mu batunda eddagala egganda. Era baawongeranga empewo ne lubaale mu masabo g’abasamize. Era baasabanga mu makanisa g’abalokole ne mu bakatuliki aba karizimatiki. Emboozi zino zonna zakunganyizibwa kuva mu bo.

Emboozi zino zonna ntuufu, ng’abazitugamba bajjukira ebyabatukaako nga babibuulira abanoonyereza. Okusinziira ku mateeka ga Uganda National Council for science and Technology, amannya g’abantu n’ebifo bikyusiddwamu olw’obutabalalaasa.

Tulina essubi nti bwetugabana nammwe emboozi zino, musobola okwongera okumanya ku ngeri ez’enjawulo abantu zebayitamu okuwona omwenge n’ebizibu byeguleeta. Era tulina e ssuubi nti emboozi zino ziyinza okuzzamu essuubi mu kugonjoola obuzibu bwebuti mu bulamu. Nga tumaliriza, twagala okwebaza abantu bonna abaatunyumiza emboozi zino zetugabanye nammwe.

Show More

Creators & Guests

We don't know anything about the creators of this podcast yet. You can so they can be credited for this and other podcasts.

Podcast Reviews

This podcast hasn't been reviewed yet. You can to show others what you thought.

Mentioned In These Lists

There are no lists that include "Ddipo Naziggala: Ettamiiro n’Okulivvunuuka mu Kampala". You can add this podcast to a new or existing list.

Host or manage this podcast?

Do you host or manage this podcast?
Claim and edit this page to your liking.
Are we missing an episode or update?
Use this to check the RSS feed immediately.

Podcast Details

Created by
China Scherz, George Mpanga, and Sarah Namirembe
Podcast Status
Idle
Started
Mar 2nd, 2022
Latest Episode
May 22nd, 2022
Release Period
Weekly
Episodes
13
Avg. Episode Length
9 minutes
Explicit
No
Language
Ganda

Podcast Tags

This podcast, its content, and its artwork are not owned by, affiliated with, or endorsed by Podchaser.
Rate

Join Podchaser to...

  • Rate podcasts and episodes
  • Follow podcasts and creators
  • Create podcast and episode lists
  • & much more

Unlock more with Podchaser Pro

  • Audience Insights
  • Contact Information
  • Demographics
  • Charts
  • Sponsor History
  • and More!
Pro Features